LAGA Ebitabo by'Omu Bayibuli Olubereberye Okuva Eby’Abaleevi Okubala Ekyamateeka Yoswa Ekyabalamuzi Luusi 1 Samwiri 2 Samwiri 1 Bassekabaka 2 Bassekabaka 1 Ebyomumirembe Ekisooka 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri Ezera Nekkemiya Eseza Yobu Zabbuli Engero Omubuulizi Oluyimba lwa Sulemaani Isaaya Yeremiya Okukungubaga Ezeekyeri Danyeri Koseya Yoweeri Amosi Obadiya Yona Mikka Nakkumu Kaabakuuku Zeffaniya Kaggayi Zekkaliya Malaki Matayo Makko Lukka Yokaana Ebikolwa Abaruumi 1 Abakkolinso 2 Abakkolinso Abaggalatiya Abeefeso Abafiripi Abakkolosaayi 1 Abassessalonika 2 Abassessalonika 1 Timoseewo 2 Timoseewo Tito Firemooni Abebbulaniya Yakobo 1 Peetero 2 Peetero 1 Yokaana 2 Yokaana 3 Yokaana Yuda Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 26 27 28 Ebikolwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 26 27 28 Ebirimu 1 Obubaka eri Tewofiro (1-5) Ba kuwa obujulirwa okutuuka ensi gy’ekoma (6-8) Yesu ayambuka mu ggulu (9-11) Abayigirizwa bakuŋŋaana nga bali bumu (12-14) Matiya alondebwa okudda mu kifo kya Yuda (15-26) 2 Omwoyo omutukuvu ku lunaku lwa Pentekooti (1-13) Peetero ayogera eri abantu (14-36) Ebigambo bya Peetero bikwata ku bantu bangi (37-41) Abantu 3,000 babatizibwa (41) Abakristaayo bassa kimu (42-47) 3 Peetero awonya omulema (1-10) Peetero ayogera eri abantu mu Lukuubo lwa Sulemaani (11-26) ‘Okuzza obuggya ebintu byonna’ (21) Nnabbi alinga Musa (22) 4 Peetero ne Yokaana bakwatibwa (1-4) Abakkiriza kati bali abasajja 5,000 (4) Bawozesebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (5-22) “Tetuyinza kulekera awo kwogera” (20) Abayigirizwa basaba okufuna obuvumu (23-31) Abayigirizwa bagabana ebintu byabwe (32-37) 5 Ananiya ne Safira (1-11) Abatume bakola obubonero bungi (12-16) Basibibwa oluvannyuma ne bateebwa (17-21a) Baddamu okutwalibwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (21b-32) ‘Okugondera Katonda so si abantu’ (29) Ekiteeso kya Gamalyeri (33-40) Okubuulira nnyumba ku nnyumba (41, 42) 6 Abasajja musanvu balondebwa okuweereza (1-7) Siteefano avunaanibwa ogw’okuvvoola (8-15) 7 Siteefano ayogera eri Olukiiko Olukulu (1-53) Ayogera ku basajja ab’edda (2-16) Obukulembeze bwa Musa; Isirayiri esinza ebifaananyi (17-43) Katonda tabeera mu nnyumba zizimbibwa bantu (44-50) Siteefano akubwa amayinja ((54-60) 8 Sawulo ayigganya Abakristaayo (1-3) Bangi bawuliriza Firipo ng’abuulira mu Samaliya (4-13) Peetero ne Yokaana batumibwa e Samaliya (14-17) Simooni agezaako okugula omwoyo omutukuvu (18-25) Omwesiyopiya omulaawe (26-40) 9 Sawulo ng’agenda e Ddamasiko (1-9) Ananiya atumibwa eri Sawulo (10-19a) Sawulo abuulira ebikwata ku Yesu mu Ddamasiko (19b-25) Sawulo agenda e Yerusaalemi (26-31) Peetero awonya Ayineya (32-35) Doluka eyali omugabi azuukizibwa (36-43) 10 Koluneeriyo afuna okwolesebwa (1-8) Peetero afuna okwolesebwa n’alaba ensolo ezifuuse ennongoofu (9-16) Peetero akyalira Koluneeriyo (17-33) Peetero abuulira Ab’amawanga amawulire amalungi (34-43) “Katonda tasosola” (34, 35) Ab’amawanga bafuna omwoyo omutukuvu era babatizibwa (44-48) 11 Peetero abuulira abatume ebyali bibaddewo (1-18) Balunabba ne Sawulo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (19-26) Abayigirizwa bayitibwa Abakristaayo (26) Agabo alagula nti wagenda kubaawo enjala (27-30) 12 Yakobo attibwa; Peetero asibibwa mu kkomera (1-5) Peetero aggibwa mu kkomera mu ngeri ey’eky’amagero (6-19) Malayika alwaza Kerode (20-25) 13 Balunabba ne Sawulo bafuulibwa abaminsani (1-3) Okubuulira e Kupulo (4-12) Pawulo ayogera mu Antiyokiya eky’omu Pisidiya (13-41) Ab’amawanga babuulirwa nga bwe kyalagulwa (42-52) 14 Okweyongerayongera n’okuyigganyizibwa mu Ikoniyo (1-7) Batwalibwa okuba bakatonda mu Lusitula (8-18) Pawulo akubwa amayinja n’abulako katono okufa (19, 20) Bazzaamu ebibiina amaanyi (21-23) Baddayo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (24-28) 15 Okuwakana mu Antiyokiya ku bikwata ku kukomolebwa (1, 2) Bagenda e Yerusaalemi okwebuuza (3-5) Abakadde n’abatume bakuŋŋaana (6-21) Ebbaluwa okuva eri akakiiko akafuzi (22-29) Mwewale omusaayi (28, 29) Ebbaluwa ezzaamu ebibiina amaanyi (30-35) Pawulo ne Balunabba baawukana (36-41) 16 Pawulo alonda Timoseewo (1-5) Okwolesebwa okukwata ku musajja ow’e Masedoniya (6-10) Liidiya ow’e Firipi afuuka Omukristaayo (11-15) Pawulo ne Siira basibibwa mu kkomera ((16-24) Omukuumi w’ekkomera n’ab’ennyumba ye babatizibwa (25-34) Pawulo asaba ab’obuyinza bamwetondere (35-40) 17 Pawulo ne Siira mu Ssessalonika (1-9) Pawulo ne Siira e Beroya (10-15) Pawulo mu Asene (16-22a) Pawulo ayogera eri abantu ng’ali mu Aleyopaago (22b-34) 18 Obuweereza bwa Pawulo mu Kkolinso (1-17) Pawulo akomawo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (18-22) Pawulo agenda e Ggalatiya n’e Fulugiya (23) Apolo ayambibwa (24-28) 19 Pawulo mu Efeso; abamu baddamu okubatizibwa (1-7) Okuyigiriza kwa Pawulo (8-10) Abakola eby’obufumu bakkiriza amazima (11-20) Akakyankalano mu Efeso (21-41) 20 Pawulo ng’ali mu Masedoniya ne mu Buyonaani (1-6) Yutuko azuukizibwa mu Tulowa (7-12) Pawulo ava e Tulowa n’agenda e Mireeto (13-16) Pawulo asisinkana abakadde b’omu Efeso (17-38) Okuyigiriza nnyumba ku nnyumba (20) “Okugaba kulimu essanyu” (35) 21 Pawulo agenda e Yerusaalemi (1-14) Atuuka e Yerusaalemi (15-19) Pawulo akolera ku magezi g’abakadde (20-26) Akakyankalano mu yeekaalu; Pawulo akwatibwa (27-36) Pawulo akkirizibwa okwogera eri abantu (37-40) 22 Pawulo yeewozaako mu maaso g’abantu (1-21) Pawulo akozesa enkizo y’okuba omutuuze (22-29) Olukiiko Olukulu lutuula (30) 23 Pawulo ayogera eri Olukiiko Olukulu (1-10) Mukama waffe azzaamu Pawulo amaanyi (11) Olukwe olw’okutta Pawulo (12-22) Pawulo atwalibwa e Kayisaliya (23-35) 24 Ebivunaanibwa Pawulo (1-9) Pawulo yeewozaako mu maaso ga Ferikisi (10-21) Okuwulira omusango gwa Pawulo kwongezebwayo emyaka ebiri (22-27) 25 Pawulo awozesebwa mu maaso ga Fesuto (1-12) “Njulira Kayisaali!” (11) Fesuto yeebuuza ku Kabaka Agulipa (13-22) Pawulo ng’ali mu maaso ga Agulipa (23-27) 26 Pawulo yeewozaako mu maaso ga Agulipa (1-11) Pawulo annyonnyola engeri gye yakyukamu (12-23) Fesuto ne Agulipa bye baayogera (24-32) 27 Pawulo asaabala okugenda e Rooma (1-12) Omuyaga gukuba ekyombo (13-38) Ekyombo kimenyekamenyeka (39-44) 28 Ku kizinga ky’e Maluta (1-6) Kitaawe wa Pubuliyo awonyezebwa (7-10) Beeyongerayo e Rooma (11-16) Pawulo ayogera eri Abayudaaya mu Rooma (17-29) Pawulo abuulira n’obuvumu okumala emyaka ebiri (30, 31) Ebivuddeko Ebiddako Sindika ku Pulinta Weereza Abalala Weereza Abalala Ebikolwa by’Abatume—Ebirimu ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU Ebikolwa by’Abatume—Ebirimu Luganda Ebikolwa by’Abatume—Ebirimu https://cms-imgp.jw-cdn.org/img/p/1001061100/univ/wpub/1001061100_univ_sqr_xl.jpg nwt Ebikolwa By’Abatume lup. 1460-1744