A7-C
Obuweereza bwa Yesu mu Ggaliraaya (Ekitundu 1)
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
30 |
Ggaliraaya |
Yesu gy’asookera okulangirira nti “Obwakabaka obw’omu ggulu busembedde” |
||||
Kaana; Nazaaleesi; Kaperunawumu |
Awonya mutabani w’omukungu; asoma mu Isaaya; agenda e Kaperunawumu |
|||||
Ennyanja y’e Ggaliraaya, okumpi ne Kaperunawumu |
Ayita: Simooni ne Andereya, Yakobo ne Yokaana |
|||||
Kaperunawumu |
Awonya nnyina wa muka Peetero n’abalala |
|||||
Ggaliraaya |
Abuulira mu Ggaliraaya, ng’ali n’abayigirizwa bana |
|||||
Awonya omugenge; ekibiina kimugoberera |
||||||
Kaperunawumu |
Awonya omuntu eyasannyalala |
|||||
Ayita Matayo; alya n’abasolooza omusolo; abuuzibwa ebikwata ku kusiiba |
||||||
Buyudaaya |
Abuulira mu makuŋŋaaniro |
|||||
31, Okuyitako |
Yerusaalemi |
Awonya omusajja omulwadde e Besuzasa; Abayudaaya baagala okumutta |
||||
Ava e Yerusaalemi (?) |
Abayigirizwa banoga ebirimba ku Ssabbiiti; Yesu “Mukama wa Ssabbiiti” |
|||||
Ggaliraaya; Ennyanja y’e Ggaliraaya |
Awonya omukono gw’omusajja ku Ssabbiiti; ekibiina kimugoberera; awonya n’abalala bangi |
|||||
Lsz. okumpi ne Kaperunawumu |
Alonda abatume 12 |
|||||
Okumpi ne Kaperunawumu |
Okubuulira kwe okw’Oku Lusozi |
|||||
Kaperunawumu |
Awonya omuweereza w’omusirikale |
|||||
Nayini |
Azuukiza mutabani wa nnamwandu |
|||||
Tiberiya; Ggaliraaya (Nayini oba okumpi nakyo) |
Yokaana asindika abayigirizwa eri Yesu; amazima gabikkulirwa abaana abato; ekikoligo ekyangu |
|||||
Ggaliraaya (Nayini oba okumpi nawo) |
Omukazi omwonoonyi afuka amafuta ku bigere bya Yesu; olugero lw’ababanjibwa |
|||||
Ggaliraaya |
Abuulira mu Ggaliraaya, ng’ali ne 12 |
|||||
Agoba dayimooni; ekibi ekitasonyiyibwa |
||||||
Tawa kabonero okuggyako aka Yona |
||||||
Maama we ne baganda be bajja; abayigirizwa be abayita ab’eŋŋanda ze |