Jjanwali 13-19
ZABBULI 135-137
Oluyimba 2 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. ‘Katonda Waffe Mukulu Okusinga Bakatonda Abalala Bonna’
(Ddak. 10)
Yakuwa akiraze nti alina obuyinza ku butonde bwonna (Zb 135:5, 6; it-2-E lup. 661 ¶4-5)
Yakuwa alwanirira abantu be (Kuv 14:29-31; Zb 135:14)
Abaawo okutuyamba nga tuweddemu amaanyi (Zb 136:23; w21.11 lup. 6 ¶16)
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 135:1, 5—Lwaki erinnya “Ya” likozesebwa mu Bayibuli? (it-1-E lup. 1248)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 135:1-21 (th essomo 11)
4. Okutandika Okunyumya n’Abantu
(Ddak. 3) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Omuntu alaze okusiima, muwe ennamba yo ey’essimu naye akuwe eyiye. (lmd essomo 2 akatundu 4)
5. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) NNYUMBA KU NNYUMBA. Yita omuntu okubaawo mu nkuŋŋaana. (lmd essomo 9 akatundu 4)
6. Okunnyonnyola Abalala Ebyo by’Okkiririzaamu
(Ddak. 5) Ekyokulabirako. ijwfq ekitundu 7—Omutwe: Abajulirwa ba Yakuwa Bagoberezi ba Kristo? (th essomo 12)
Oluyimba 10
7. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 21 ¶1-7, akasanduuko ku lup. 190